News
Omuvubuka eyakulembeddemu okumenya ennyumba z'abatuuze akwatiddwa! Jun 15, 2025 Sadik Tamale ye yakwatiddwa nga bamulumirizza okuba n'akabinja akasula katigomya abatuuze b’e Kyebando , Kaleerwe , ...
Ssemaka asaze ku kibanja kye n'awaako mukazi we amuviire! Jun 15, 2025 Omukazi alumirizza bba okumufiiriza n'okumuzza emabega era n'alayira obutava mu maka gano!
<p>OFIISI ya Pulezidenti egumizza famire n’abantu b'e Busoga nti agenda kukola<br />buli ekisoboka okukwata abatemu abasse omumyuka wa RCC w'e Lira, Karim Mwase, 35.</p> ...
PAAPA Leo XIV ayingidde olubiri lwa Paapa olutongole Paapa Francis gwe yasikidde,lwe yagaana okusulamu olw’amatiribona agaalusukka ng’ate ye ayagala kwerumya nga Francis owa Assisi.
Ebyo by'ebigambo Katikkiro Charles Peter Mayiga byeyafundikidde nabyo bweyabadde ayogerera ku mukolo gw'okujaguza nga bwegiweze emyaka 12 bukya Kabaka Mutebi II asiima n'amulangirira nga Katikkiro ...
Omusiguze asse muk'omusajja May 13, 2025 POLIISI ye Wakiso eri ku muyiggo gw’omusiguze eyasse muk’omusajja mubukambwe oluvannyuma lw’okukitegeerako nti abadde agenda kuddayo mu bufumbo ne bba ...
Ebyafaayo bya Paapa Leo XIV eyalondeddwa May 09, 2025 KU ssaawa 12:06 eza Vatican mu za Uganda 1:06 ez’akawungeezi, omudumu gwafulumizza omukka omweru okuva mu Sistine Chapel n’ebide bya St. Peter’s ...
Pulezidenti Museveni yamaze dda okutuuka ku kyalo walondera ekya Rwakitura cell mugombolola y'e Nshwerenkye mu distulikitti y'e Kiruhura era okulonda kutandise nga kutegekedwa ku ssomero lya Rwakitura ...
SSAABASUMBA w’essaza ekkulu erya Kampala His Grace Paul Ssemogerere ategeezezza nga ensi byeyetaaga obukulembeze obulimu ensa nga abasomyeko balina obuvunanyizibwa okulaba nga kino kituukirira.
Mutabani wa Sudhir: Ebizuuse ku kabenje May 05, 2025 RAJIV Ruparelia (35), mutabani wa bifeekera Dr. Sudhir Ruparelia (69) afiiridde mu maanyi!! W’afiiridde abadde atunuuliddwa okuddukanya ebyobugagga ...
ABABAKA ba palamenti abakabondo ka West Nile parliamentary Caucus baweze okubanja pulezidenti Museveni oluguudo lwabwe olwa Nebbi-Gori- Zombo- Vura bwebanaaba bamusinkanye ku lw’okutaano lwebagambye ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results